Okuva 23:25-26
Okuva 23:25-26 LBR
Era munaaweerezanga Mukama Katonda wammwe, era ndigiwa omukisa emmere yo n'amazzi go; nange ndiggyawo endwadde wakati wammwe. Tewaliba kirivaamu olubuto, newakubadde ekigumba, mu nsi yo; omuwendo gw'ennaku zo ndigutuukiriza.

