1
OKUBALA 12:8
Luganda Bible 2003
LB03
Ye njogera naye nga tutunuuliganye maaso na maaso, era butereevu sso si mu ngero. Era ye yali alabye ne bwe nfaanana. Kale muyinza mutya obutatya kwogera bubi ku muweereza wange oyo Musa?”
Confronta
Esplora OKUBALA 12:8
2
OKUBALA 12:3
Omusajja Musa yali mwetoowaze nnyo okusinga abantu abalala bonna ku nsi.
Esplora OKUBALA 12:3
3
OKUBALA 12:6
Mukama n'agamba nti: “Muwulire kye ŋŋamba. Bwe wabaawo omulanzi mu mmwe, Nze Mukama mmweyolekera mu kulabikirwa, era njogera naye mu birooto.
Esplora OKUBALA 12:6
4
OKUBALA 12:7
Naye ku muweereza wange Musa, si bwe kiri. Sirina kye mmukisa, kubanga mwesigwa.
Esplora OKUBALA 12:7