1
Okubala 6:24-26
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama akuwe omukisa, akukuume; Mukama akwakize amaaso ge, akukwatirwe ekisa; Mukama akuyimusize amaaso ge, akuwe emirembe.
Confronta
Esplora Okubala 6:24-26
2
Okubala 6:27
Bwe batyo bwe banaateekanga erinnya lyange mu baana ba Isiraeri; nange n'abawanga omukisa.
Esplora Okubala 6:27
3
Okubala 6:23
Yogera ne Alooni ne batabani be obagambe nti bwe muti bwe munaasabiranga omukisa abaana ba Isiraeri; nga mugamba nti
Esplora Okubala 6:23