1
Eby'Abaleevi 6:13
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omuliro gunaakumibwanga mu kyoto ekiseera kyonna obutazikiranga.
Confronta
Esplora Eby'Abaleevi 6:13
2
Eby'Abaleevi 6:12
Era omuliro oguli ku kyoto gunaakumibwanga omwo obutazikiranga; era kabona anaayongerangako enku buli nkya: era anaakiteekerateekerangako ekiweebwayo ekyokebwa, era anaakyokerangako amasavu ag'ebiweebwayo olw'emirembe.
Esplora Eby'Abaleevi 6:12