1
Okuva 39:43
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Musa n'alaba omulimu gwonna, era laba, baali nga bagumaze; nga Mukama bwe yalagira, bwe batyo bwe baali bagukoledde ddala; Musa n'abasabira omukisa.
Confronta
Esplora Okuva 39:43
2
Okuva 39:42
Nga byonna Mukama bye yalagira Musa, bwe batyo abaana ba Isiraeri bwe baakola omulimu gwonna.
Esplora Okuva 39:42
3
Okuva 39:32
Bwe gutyo omulimu gwonna ogw'ennyumba ey'Eweema ey'okusisinkanirangamu ne guggwa; era abaana ba Isiraeri baakola byonna nga Mukama bye yalagira Musa bwe byali.
Esplora Okuva 39:32