1
Okuva 22:22-23
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Buli nnamwandu ne mulekwa temubabonyaabonyanga. Bw'onoobabonyabonyanga n'akatono, bwe banankaabiranga nze, siiremenga kuwulira kukaaba kwabwe
Confronta
Esplora Okuva 22:22-23
2
Okuva 22:21
“Era munnaggwanga tomuyisanga bubi, so tomulumyanga; kubanga mwali bannamawanga mu nsi ey'e Misiri.
Esplora Okuva 22:21
3
Okuva 22:18
“Omukazi omulogo tomulekanga nga mulamu.”
Esplora Okuva 22:18
4
Okuva 22:25
“Bw'owolanga effeeza omu ku bantu bange abaavu, tomubanjanga ng'omuwozi w'ensimbi bw'abanja, n'omusaba amagoba.
Esplora Okuva 22:25