1
Ekyamateeka Olwokubiri 20:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
kubanga Mukama Katonda wammwe ye agenda nammwe, okubalwanirira n'okubalokola eri abalabe bammwe.
Confronta
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 20:4
2
Ekyamateeka Olwokubiri 20:1
“Bwemunatabaalanga okulwana n'abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene temubatyanga; kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi ey'e Misiri ali wamu nammwe.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 20:1
3
Ekyamateeka Olwokubiri 20:3
n'abagamba nti, Wulira ggwe Isiraeri, leero mugenda mu lutalo okulwana n'abalabe bammwe; muleme kuddirira wadde okutya, temukankana so temubatekemukira
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 20:3