YouVersion-logo
RaamattuSuunnitelmatVideot
Hanki sovellus
Kielen valitsin
Hakukuvake

Suosittuja jakeita Raamatun kirjasta Amas 11

1

Amas 11:6-7

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Omukama n'agamba nti: “Baabano bakyali ggwanga limu n'olulimi balina lumu; eno ekyali ntandikwa yokka ey'ebyo bye banaakola; oluvannyuma tebajja kuzibuwalirwa kukola kyonna kye baliba baagadde. Abange, mujje tuserengeteyo olulimi lwabwe tulutabuletabule, buli omu aleme kutegeera lulimi lwa munne.”

Vertaa

Tutki Amas 11:6-7

2

Amas 11:4

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Ne bagamba nti: “Abange, mujje twezimbire ekibuga n'omunaala entikko yaagwo ng'ekwata ku ggulu, twekolere tutyo erinnya tuleme kusaasaana mu nsi yonna.”

Vertaa

Tutki Amas 11:4

3

Amas 11:9

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Ekifo ekyo kyekyava kiyitibwa Babeli, kubanga awo Omukama we yatabulatabulira olulimi lw'ensi yonna. Wano Omukama we yabasaasaanyiza ku nsi yonna.

Vertaa

Tutki Amas 11:9

4

Amas 11:1

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Ensi yonna yalina olulimi lumu n'ebigambo nga bye bimu.

Vertaa

Tutki Amas 11:1

5

Amas 11:5

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Awo Omukama n'aserengeta alabe ekibuga n'omunaala batabani b'abantu bye baali bazimba.

Vertaa

Tutki Amas 11:5

6

Amas 11:8

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Okuva awo Omukama n'abasaasaanya ku nsi yonna, ne balekera awo okuzimba ekibuga.

Vertaa

Tutki Amas 11:8

Edellinen luku
Seuraava luku
YouVersion

Rohkaisemassa ja haastamassa sinua etsimään läheisyyttä Jumalan kanssa joka päivä.

Palvelutehtävä

Tietoa

Uramahdollisuudet

Vapaaehtoiseksi

Blogi

Lehdistö

Hyödyllisiä linkkejä

Apua

Lahjoita

Raamatunkäännökset

Ääniraamatut

Kielet

Päivän jae


Digitaalinen palvelutehtävä

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

YksityisyyskäytännötKäyttöehdot
Haavoittuvuuden paljastamisohjelma
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

Koti

Raamattu

Suunnitelmat

Videot