Olubereberye 43:23
Olubereberye 43:23 LBR
Omuwanika n'abagamba nti, “Mubeere n'emirembe, temutya; Katonda wammwe, era Katonda wa kitammwe, ye yabawa obugagga mu nsawo zammwe; naye nze nnaweebwa effeeza yammwe gye mwasasula.” Awo n'abasumululira Simyoni.