Olubereberye 39:11-12
Olubereberye 39:11-12 LBR
Awo olwatuuka mu biro ebyo, Yusufu n'ayingira mu nnyumba okukola emirimu gye; nga tewali basajja balala mu nnyumba. Omukazi n'akwata Yusufu ekyambalo n'amugamba nti, “Weebake nange.” Yusufu n'aleka ekyambalo kye mu ngalo z'omukazi n'adduka n'afuluma ebweru.