YouVersion 標誌
聖經計劃影片
現在就下載
語言選擇器
搜尋圖標

熱門經文出自 YOWANNE 2

1

YOWANNE 2:11

Luganda Bible 2003

LB03

Mu byewuunyo Yesu bye yakola, kino kye kyasooka. Yakikolera mu Kaana eky'e Galilaaya, n'alaga ekitiibwa kye, abayigirizwa be ne bamukkiriza.

對照

YOWANNE 2:11 探索

2

YOWANNE 2:4

Luganda Bible 2003

LB03

Yesu n'amugamba nti: “Maama, ndeka! Ekiseera kyange tekinnatuuka”

對照

YOWANNE 2:4 探索

3

YOWANNE 2:7-8

Luganda Bible 2003

LB03

Yesu n'abagamba nti: “Amatogero mugajjuze amazzi.” Ne bagajjuliza ddala okutuuka ku migo. Awo n'abagamba nti: “Kaakano musene, mutwalire omugabuzi w'embaga.” Ne bamutwalira.

對照

YOWANNE 2:7-8 探索

4

YOWANNE 2:19

Luganda Bible 2003

LB03

Yesu n'abaddamu nti: “Mumenyeewo Essinzizo lino, nze ndirizimbira ennaku ssatu.”

對照

YOWANNE 2:19 探索

5

YOWANNE 2:15-16

Luganda Bible 2003

LB03

N'akwata emiguwa, n'agikolamu obuswanyu, n'abagoba bave mu Ssinzizo, era n'agobamu endiga n'ente. Era n'avuunika emmeeza z'abawaanyisa ensimbi, ensimbi zaabwe n'aziyiwa. N'agamba abaali batunda enjiibwa nti: “Bino mubiggye wano. Ennyumba ya Kitange muleme kugifuula ya kusuubuliramu.”

對照

YOWANNE 2:15-16 探索

上一章
下一章
YouVersion

每天鼓勵和挑戰你尋求與上帝的親密關係。

事工

關於

事業

義工

網誌

新聞

有用的連結

幫助

捐贈

聖經譯本

有聲聖經

聖經譯本語言

今日經文


此數字事工屬予

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

私隱政策使用條款
漏洞披露計劃
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

主頁

聖經

計劃

影片