YouVersion 标志
圣经计划视频
获取软件
选择语言
搜索图标

ENTANDIKWA 18 的热门经文

1

ENTANDIKWA 18:14

Luganda Bible 2003

LB03

Waliwo ekizibuwalira Mukama? Nga bwe nagambye, ndikomawo wano mu kiseera nga kino omwaka ogujja, era Saara aliba azadde omwana wa bulenzi.”

对照

探索 ENTANDIKWA 18:14

2

ENTANDIKWA 18:12

Luganda Bible 2003

LB03

Saara n'aseka munda ye, n'agamba nti: “Nga bwe mmaze okukaddiwa bwe nti, era nga ne baze naye akaddiye, nkyasobola okufuna ku ssanyu eryo?”

对照

探索 ENTANDIKWA 18:12

3

ENTANDIKWA 18:18

Luganda Bible 2003

LB03

kubanga bazzukulu be balifuuka eggwanga eddene ery'amaanyi, era mu ye, amawanga gonna ag'oku nsi mwe galiweerwa omukisa.

对照

探索 ENTANDIKWA 18:18

4

ENTANDIKWA 18:23-24

Luganda Bible 2003

LB03

Aburahamu n'asembera kumpi, n'abuuza nti: “Ddala abatalina musango onoobazikiririza wamu n'abalina omusango? Mu kibuga bwe munaabeeramu abantu amakumi ataano abatalina musango, onoozikiriza ekibuga kyonna, n'otokisonyiwa olw'abatalina musango amakumi ataano abakirimu?

对照

探索 ENTANDIKWA 18:23-24

5

ENTANDIKWA 18:26

Luganda Bible 2003

LB03

Mukama n'agamba nti: “Bwe nnaasanga mu Sodoma abantu amakumi ataano abatalina musango, nja kusonyiwa ekibuga kyonna olw'okubeera bo.”

对照

探索 ENTANDIKWA 18:26

上一章
下一章
YouVersion

我们要鼓励、挑战你每天亲近上帝。

事工

关于我们

就职机会

义工

博客

新闻区

有用链接

帮助

捐赠

圣经译本

音频圣经

译本语言

今日经文


此数字事工属于

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

隐私政策使用条款
漏洞披露方案
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

主页

圣经

计划

视频