1
Ebikolwa byʼAbatume 4:12
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Tewali mu mulala yenna bulokozi, era tewali linnya ddala na limu mu mannya gonna agaaweebwa abantu, wansi w’eggulu, mwetugwanira okulokolebwa.”
Karşılaştır
Ebikolwa byʼAbatume 4:12 keşfedin
2
Ebikolwa byʼAbatume 4:31
Awo bwe baamala okusaba, ekifo mwe baali bakuŋŋaanidde ne kinyeenyezebwa, bonna ne bajjuzibwa Mwoyo Mutukuvu ne babuulira ekigambo kya Katonda n’obuvumu.
Ebikolwa byʼAbatume 4:31 keşfedin
3
Ebikolwa byʼAbatume 4:29
Ne kaakano, Ayi Mukama, wulira okutiisatiisa kwabwe; owe abaddu bo obuvumu babuulire ekigambo kyo
Ebikolwa byʼAbatume 4:29 keşfedin
4
Ebikolwa byʼAbatume 4:11
“ ‘Oyo ly’Ejjinja abazimbi lye baagaana, lye lifuuse ejjinja ekkulu ery’oku nsonda.’
Ebikolwa byʼAbatume 4:11 keşfedin
5
Ebikolwa byʼAbatume 4:13
Awo ab’Olukiiko bwe baalaba obuvumu bwa Peetero ne Yokaana, ate n’okutegeera ne bategeera nga tebaasoma, era nga si batendeke, ne beewuunya nnyo, ne bategeera ng’abasajja abo baabeeranga ne Yesu.
Ebikolwa byʼAbatume 4:13 keşfedin
6
Ebikolwa byʼAbatume 4:32
Abakkiriza bonna baalina omwoyo gumu n’omutima gumu; nga tewali agamba nti kino kye nnina kyange ku bwange, wazira nga bonna bagabanira wamu.
Ebikolwa byʼAbatume 4:32 keşfedin