1
Olubereberye 15:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ibulaamu n'akkiriza. Olw'ekyo Mukama n'amubalira obutuukirivu.
Karşılaştır
Olubereberye 15:6 keşfedin
2
Olubereberye 15:1
Oluvannyuma lw'ebyo ekigambo kya Mukama ne kijjira Ibulaamu mu kwolesebwa, nga kyogera nti, “Totya, Ibulaamu; nze ngabo yo, era ndikuwa empeera ennene ennyo.”
Olubereberye 15:1 keşfedin
3
Olubereberye 15:5
N'amufulumya ebweru, n'ayogera nti, “Tunuulira eggulu kaakano, obale emmunyeenye, eziririko, oba nga oyinza.” N'amugamba nti, “n'ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo obungi.”
Olubereberye 15:5 keşfedin
4
Olubereberye 15:4
Mukama n'amugamba nti, “Omuddu oyo taliba musika wo, naye omwana gw'olizaala ggwe wennyini, ye alikusikira.”
Olubereberye 15:4 keşfedin
5
Olubereberye 15:13
Mukama n'agamba Ibulaamu nti, “Tegeerera ddala ng'ezzadde lyo liriba ggenyi mu nsi eteri yaalyo, era liribaweereza, era liribonyaabonyezebwa okumala emyaka bina (400).
Olubereberye 15:13 keşfedin
6
Olubereberye 15:2
Naye Ibulaamu n'ayogera nti, “Ai Mukama Katonda, ky'olimpa kiringasa ki nga sirina mwana? Alinsikira ye Erieza ow'e Ddamasiko?
Olubereberye 15:2 keşfedin
7
Olubereberye 15:18
Ku lunaku olwo Mukama n'akola endagaano ne Ibulaamu, n'amugamba nti, “Ezzadde lyo ndiwadde ensi eno, okuva ku mugga ogw'e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Fulaati
Olubereberye 15:18 keşfedin
8
Olubereberye 15:16
Ezzadde lyo lirikomawo mu nsi eno mu mulembe ogwokuna, kubanga okwonoona kw'Abamoli kuliba kuyitiridde.”
Olubereberye 15:16 keşfedin