1
Makko 7:21-23
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga munda, mu mitima gy'abantu, muvaamu ebirowoozo ebibi, obukaba, okubba, okutta, obwenzi, okwegomba, obubi, obukuusa, obuluvu, eriiso ebbi, obuvvoozi, amalala, obusiru: ebibi ebyo byonna biva munda, ne byonoona omuntu.”
Муқоиса
Makko 7:21-23 омӯзед
2
Makko 7:15
tewali kintu ekiri ebweru w'omuntu bwe kiyingira mu ye, ekiyinza okumwonoona, naye ebintu ebiva mu muntu, ebyo bye byonoona omuntu.
Makko 7:15 омӯзед
3
Makko 7:6
N'abagamba nti, Isaaya yalagula bulungi ku mmwe bannanfuusi, nga bwe kyawandiikibwa nti, “Abantu bano banzisaamu ekitiibwa kya ku mimwa, Naye emitima gyabwe gindi wala.
Makko 7:6 омӯзед
4
Makko 7:7
Naye bansinziza bwereere, Nga bayigiriza amateeka g'abantu nga bye by'okukwata.”
Makko 7:7 омӯзед
5
Makko 7:8
Muleka etteeka lya Katonda, ne mukwata obulombolombo bw'abantu.
Makko 7:8 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео