1
Matayo 9:37-38
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'alyoka agamba abayigirizwa be nti, “Eby'okukungula bye bingi, naye abakozi be batono. Kale musabe Omwami w'eby'okukungula, asindike abakozi mu by'okukungula bye.”
Муқоиса
Matayo 9:37-38 омӯзед
2
Matayo 9:13
Naye mugende muyige amakulu g'ekigambo kino nti, ‘Njagala kisa, so si ssaddaaka,’ kubanga sajja kuyita batuukirivu, wabula abantu ababi.”
Matayo 9:13 омӯзед
3
Matayo 9:36
Naye bwe yalaba ebibiina, n'abisaasira, kubanga baali bakooye nnyo nga basaasaanye, ng'endiga ezitalina musumba.
Matayo 9:36 омӯзед
4
Matayo 9:12
Naye Yesu bwe yawulira, n'agamba nti, “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde.
Matayo 9:12 омӯзед
5
Matayo 9:35
Yesu n'ayitayita mu bibuga byonna, n'embuga zonna, ng'ayigiriza mu makuŋŋaaniro gaabwe, ng'abuulira enjiri ey'obwakabaka, ng'awonya endwadde zonna n'obunafu bwonna.
Matayo 9:35 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео