1
OKUVA E MISIRI 14:14
Luganda Bible 2003
LB03
Mukama ajja kubalwanirira mmwe. Mubeere bakkakkamu.”
Yenzanisa
Ongorora {{vhesi}}
2
OKUVA E MISIRI 14:13
Musa n'agamba abantu nti: “Temutya! Muyimirire buyimirizi mulyoke mulabe Mukama ky'anaakola okubalokola olwaleero, kubanga Abamisiri be mulaba kaakano, temuliddayo kubalabako nate.
3
OKUVA E MISIRI 14:16
Era situla omuggo gwo, ogugolole ku nnyanja, ogyawulemu wabiri, Abayisirayeli bagiyitemu nga nkalu.
4
OKUVA E MISIRI 14:31
Abayisirayeli bwe baalaba obuyinza obw'amaanyi, Mukama bwe yawanguzisa Abamisiri, ne batya Mukama, era ne bamukkiriza, ne bakkiriza ne Musa omuweereza we.