1
Ebikolwa by'Abatume 14:15
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
nga bagamba nti, “ Abasajja, kiki ekibakoza ebyo? Naffe tuli bantu abakwatibwa byonna nga mmwe, era tubabuulira ebigambo ebirungi muleke ebyo ebitaliimu mukyukire Katonda omulamu, eyakola eggulu n'ensi n'ennyanja n'ebintu byonna ebirimu
Yenzanisa
Ongorora {{vhesi}}
2
Ebikolwa by'Abatume 14:9-10
Oyo n'awulira Pawulo ng'ayogera: naye n'amwekaliriza amaaso n'alaba ng'alina okukkiriza okulokoka, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti, “ Yimirira ku bigere byo, weegolole. N'abuuka n'atambula.”
3
Ebikolwa by'Abatume 14:23
Bwe baamala okulondera abakadde mu buli kkanisa n'okusaba n'okusiiba, ne babasigira Mukama waffe gwe bakkiriza.