YouVersion logo
BijbelLeesplannenVideo's
Download de app
Taalkiezer
Zoek icoon

Populaire Bijbelverzen uit Abaruumi 11

1

Abaruumi 11:36

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Kubanga byonna biva gy’ali, era biyita mu ye era bidda gy’ali. Ekitiibwa kibe gy’ali emirembe gyonna. Amiina.

Vergelijk

Ontdek Abaruumi 11:36

2

Abaruumi 11:33

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Kale nga Katonda wa kitalo, ng’amagezi ge mangi n’okutegeera kwe kungi era n’obugagga bungi; ensala ye ey’emisango nga tekeberekeka, n’amakubo ge tegekkaanyizika.

Vergelijk

Ontdek Abaruumi 11:33

3

Abaruumi 11:34

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

“Kubanga ani ayinza okutegeera okulowooza kwa Mukama? Oba ani ayinza okumuluŋŋamya?”

Vergelijk

Ontdek Abaruumi 11:34

4

Abaruumi 11:5-6

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Era bwe kityo ne mu biro bino waliwo ekitundu ekyasigalawo abaalondebwamu olw’ekisa. Naye obanga lwa kisa, si lwa bikolwa nate, kubanga ekisa kyandibadde tekikyali kisa.

Vergelijk

Ontdek Abaruumi 11:5-6

5

Abaruumi 11:17-18

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Naye obanga amatabi agamu gaawogolebwa, ate nga ggwe eyali omuzeyituuni ogw’omu nsiko wasimbibwa ku kikolo kyagwo, n’ogabana ku bugimu bw’ekikolo ky’omuzeyituuni, teweenyumiririzanga ku matabi ago; naye bwe weenyumirizanga, jjukira nga si gwe owaniridde ekikolo, naye ekikolo kye kikuwaniridde.

Vergelijk

Ontdek Abaruumi 11:17-18

Gratis leesplannen en overdenkingen die te maken hebben met Abaruumi 11

Vorig hoofdstuk
Volgend hoofdstuk
YouVersion

Moedigt jou aan en daagt je uit om elke dag gemeenschap met God te zoeken.

Bediening

Over

Carrières

Vrijwilliger

Blog

Pers

Nuttige links

Help

Bijdragen

Bijbelvertalingen

Luisterbijbels

Bijbeltalen

Tekst van de Dag


Een digitale bediening van

Life.Church
Nederlands (Nederland)

©2026 Life.Church / YouVersion

PrivacybeleidVoorwaarden
Programma voor openbaarmaking van kwetsbaarheden
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest