YouVersion logo
BijbelLeesplannenVideo's
Download de app
Taalkiezer
Zoek icoon

Populaire Bijbelverzen uit Ebikolwa byʼAbatume 5

1

Ebikolwa byʼAbatume 5:29

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Naye Peetero n’abatume ne baddamu nti, “Kitugwanira okugondera Katonda okusinga okugondera abantu.

Vergelijk

Ontdek Ebikolwa byʼAbatume 5:29

2

Ebikolwa byʼAbatume 5:42

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo ne bayigirizanga mu Yeekaalu buli lunaku ne mu maka g’abantu, nga babuulira Yesu.

Vergelijk

Ontdek Ebikolwa byʼAbatume 5:42

3

Ebikolwa byʼAbatume 5:3-5

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Naye Peetero n’agamba Ananiya nti, “Ananiya, lwaki Setaani ajjudde mu mutima gwo, n’okulimba n’olimba Mwoyo Mutukuvu ne weeterekerako ku muwendo gw’ennimiro? Teyali yiyo? Era bwe yamala okutundibwa, teyali mu buyinza bwo? Lwaki ekikolwa ekyo kikujjidde mu mutima gwo? Tolimbye bantu wabula olimbye Katonda.” Ananiya olwawulira ebigambo ebyo n’agwa eri n’afiirawo! Bonna abaawulira ebyo ne bakwatibwa entiisa ya maanyi.

Vergelijk

Ontdek Ebikolwa byʼAbatume 5:3-5

4

Ebikolwa byʼAbatume 5:38-39

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Noolwekyo kye ŋŋamba kye kino nti, Abasajja bano mubaleke bagende! Kubanga, obanga enteekateeka eno y’abantu ejja kukoma. Naye obanga biva eri Katonda, temuyinza kubaziyiza, kubanga mujja kuba nga mulwanyisa Katonda.” Ne bamuwulira.

Vergelijk

Ontdek Ebikolwa byʼAbatume 5:38-39

Gratis leesplannen en overdenkingen die te maken hebben met Ebikolwa byʼAbatume 5

Vorig hoofdstuk
Volgend hoofdstuk
YouVersion

Moedigt jou aan en daagt je uit om elke dag gemeenschap met God te zoeken.

Bediening

Over

Carrières

Vrijwilliger

Blog

Pers

Nuttige links

Help

Bijdragen

Bijbelvertalingen

Luisterbijbels

Bijbeltalen

Tekst van de Dag


Een digitale bediening van

Life.Church
Nederlands (Nederland)

©2026 Life.Church / YouVersion

PrivacybeleidVoorwaarden
Programma voor openbaarmaking van kwetsbaarheden
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest