1
Olubereberye 46:3
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Katonda n’amugamba nti, “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo; totya kuserengeta Misiri, kubanga ndi kufuulirayo eyo eggwanga eddene.
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Olubereberye 46:3 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Olubereberye 46:4
Nzija kuserengeta naawe e Misiri, era ndi kuggyayo; era olifiira mu mikono gya Yusufu.”
Olubereberye 46:4 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Olubereberye 46:29
Awo Yusufu n’ateekateeka eggaali lye n’agenda okusisinkana Isirayiri kitaawe e Goseni, n’amweraga, n’amugwa mu kifuba n’akaabira mu kifuba kye okumala akabanga.
Olubereberye 46:29 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
4
Olubereberye 46:30
Isirayiri n’agamba Yusufu nti, “Kale kaakano ka nfe, kubanga ndabye amaaso go ne ntegeera nti okyali mulamu.”
Olubereberye 46:30 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ