1
Olubereberye 45:5
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Naye kaakano temuggwaamu mwoyo, oba temwekubagiza olw’okuntunda wano, kubanga Katonda yantuma mbasookeyo nsobole okuwonya obulamu.
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Olubereberye 45:5 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Olubereberye 45:8
“Noolwekyo si mmwe mwansindika wano, wabula Katonda; era anfudde kitaawe wa Falaawo, era mukama w’ennyumba ye era omufuzi w’ensi yonna ey’e Misiri.
Olubereberye 45:8 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Olubereberye 45:7
Era Katonda yantuma mbasookeyo mbakuumire abalisigalawo ku nsi; ndyoke mbawonyezeewo abantu abangi ennyo mu ngeri ey’ekitalo.
Olubereberye 45:7 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
4
Olubereberye 45:4
Awo Yusufu n’agamba baganda be nti, “Mbasaba munsemberere.” Ne basembera gy’ali. N’abagamba nti, “Nze muganda wammwe Yusufu gwe mwatunda e Misiri.
Olubereberye 45:4 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
5
Olubereberye 45:6
Kubanga enjala ebadde mu nsi okumala emyaka gino ebiri; era wakyaliyo emirala etaano egitalibaamu kulima wadde okukungula.
Olubereberye 45:6 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
6
Olubereberye 45:3
Yusufu n’agamba baganda be nti, “Nze Yusufu, kitange akyali mulamu?” Naye baganda be ne batayinza kumuddamu, kubanga okweraliikirira kwabayinga mu maaso ge.
Olubereberye 45:3 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ