Merki YouVersion
BiblíaÁætlanirMyndbönd
Sæktu forritið
Language Selector
Search Icon

Popular Bible Verses from Olubereberye 2

1

Olubereberye 2:24

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

N'olwekyo, omusajja ky'anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:24

2

Olubereberye 2:18

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Awo Mukama Katonda n'ayogera nti, “Si kirungi omuntu okubeeranga yekka; nnaamukolera omubeezi amusaanira.”

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:18

3

Olubereberye 2:7

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mukama Katonda n'abumba omuntu n'enfuufu ey'ensi, n'amufuuwamu mu nnyindo omukka ogw'obulamu, omuntu n'alyoka abeera omulamu.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:7

4

Olubereberye 2:23

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Omuntu n'ayogera nti, “Otyo! Ono nno lye ggumba erivudde mu magumba gange, ye nnyama evudde mu nnyama yange; naye anaayitibwanga mukazi, kubanga aggyiddwa mu musajja.”

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:23

5

Olubereberye 2:3

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Katonda n'awa omukisa olunaku olwomusanvu n'alutukuza, kubanga olwo lwe yawummulirako emirimu gye gyonna gye yakola.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:3

6

Olubereberye 2:25

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Bombi baali bwereere, omusajja ne mukazi we, naye tebaakwatibwa nsonyi.

Bera saman

Njòttu Olubereberye 2:25

Ókeypis lestraráætlanir og hugleiðingar sem tengjast Olubereberye 2

Fyrri kafli
Næsti kafli
YouVersion

Hvetur þig áfram og skorar á þig að leita samfélags við Guð á hverjum degi.

Kirkjustarf

Um YouVersion

Starfsferill

Sjálfboðaliði

Blogg

Fjölmiðlar

Gagnlegar hlekkir

Hjálp

Gefa

Bíblíuútgáfa

Hljóðbiblíur

Tungumál Biblíunnar

Vers dagsins


Stafræn kirkja

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

FriðhelgisstefnaSkilmálar
Vulnerability Disclosure Program
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest

Heim

Biblía

Áætlanir

Myndbönd