1
ENTANDIKWA 41:16
Luganda Bible 2003
LB03
Yosefu n'addamu kabaka nti: “Si nze, naye Katonda ye anaakuwa, ayi Kabaka, okuvvuunula okulungi.”
השווה
חקרו ENTANDIKWA 41:16
2
ENTANDIKWA 41:38
Kabaka n'agamba abaweereza be nti: “Tuyinza okuzuulayo omusajja ali ng'ono, omusajja ajjudde omwoyo gwa Katonda?”
חקרו ENTANDIKWA 41:38
3
ENTANDIKWA 41:39-40
Kabaka n'agamba Yosefu nti: “Nga Katonda bw'akulaze ebyo byonna, tewali n'omu mujagujagu, era wa magezi nga ggwe. Ggwe onoofuganga ensi yange, era abantu bange bonna banaawuliranga by'olagira. Nze nzekka, nze nnaakusinganga okuba n'obuyinza.”
חקרו ENTANDIKWA 41:39-40
4
ENTANDIKWA 41:52
N'atuuma n'owookubiri erinnya Efurayimu, kubanga yagamba nti: “Katonda ampadde abaana mu nsi mwe mbonaabonedde.”
חקרו ENTANDIKWA 41:52
5
ENTANDIKWA 41:51
Yosefu n'atuuma omwana omubereberye erinnya Manasse, kubanga yagamba nti: “Katonda anneerabizza okubonaabona kwange kwonna n'amaka ga kitange gonna.”
חקרו ENTANDIKWA 41:51