לוגו של YouVersion
כתבי הקודשתכניותקטעי וידאו
הורד את האפליקציה
בורר שפה
סמל חיפוש

פסוקים פופולריים מ- Olubereberye 27

1

Olubereberye 27:28-29

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Era Katonda akuwenga ku musulo oguva mu ggulu, Ne ku bugimu obw'ensi, N'eŋŋaano nnyingi n'omwenge mungi; Abantu bakuweerezenga N'amawanga gakuvuunamirenga; Ofugenga baganda bo, N'abaana ba nnyoko bakuvuunamirenga; Akolimirwenga buli akukolimira, Era aweebwenga omukisa buli akusabira omukisa.”

השווה

חקרו Olubereberye 27:28-29

2

Olubereberye 27:36

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

N'ayogera nti, “Kyeyava atuumibwa Yakobo? Kubanga guno omulundi gwa kubiri ng'annyingirira mu byange. Laba yanzigyako eby'obukulu bwange, ate ne kaakano anzigyeko omukisa gwange!” N'agamba kitaawe nti, “Tonterekeddeyo nange mukisa?”

השווה

חקרו Olubereberye 27:36

3

Olubereberye 27:39-40

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Isaaka kitaawe n'amusabira nti, “Laba, ennyumba yo eneebanga ya bugimu bwa nsi, Era ya musulo oguva mu ggulu waggulu; N'ekitala kyo kye kinaakuwanga obulamu, era onooweerezanga muganda wo; Era olulituuka bw'olyesumattula, Oryeyambula ekikoligo kye okuva mu bulago bwo.”

השווה

חקרו Olubereberye 27:39-40

4

Olubereberye 27:38

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Esawu n'agamba kitaawe nti, “Olina omukisa gumu gwokka, kitange? Nkwegayiridde, nange nsabira” Esawu n'ayimusa eddoboozi lye, n'akaaba.

השווה

חקרו Olubereberye 27:38

תכניות קריאה חינמיות בנושא Olubereberye 27

לפרק הקודם
לפרק הבא
YouVersion

מעודד ומאתגר אתכם לקשר הדוק עם אלוהים בכל יום.

מִשׂרָד

אודות

קריירה

התנדב

בלוג

לחץ

קישורים שימושיים

עזרה

תרום

גרסאות הכתובים

אודיו הכתובים

שפות התנ"ך

הפסוק של היום


משרד דיגיטלי של

Life.Church
עִברִית

©2026 Life.Church / YouVersion

מדיניות פרטיותתנאים
תוכנית לגילוי חולשות אחראי
פייסבוקטוויטראינטגרםיוטיובפינטרסט