1
Okuva 1:17
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Naye abazaalisa baali batya Katonda, nga bamussaamu ekitiibwa, ebyo kabaka w’e Misiri bye yabalagira ne batabikolerako, n’abaana abalenzi nabo ne babaleka ne balama.
Comparar
Explorar Okuva 1:17
2
Okuva 1:12
Naye gye baakoma okutuntuzibwa, ate gye baakoma okweyongera obungi, ne basaasaana wonna. Abamisiri ne bakyawa abaana ba Isirayiri ate nga bwe babatya.
Explorar Okuva 1:12
3
Okuva 1:21
Olwokubanga abazaalisa bassangamu Katonda ekitiibwa, nga bamutya, n’abawa ezzadde.
Explorar Okuva 1:21
4
Okuva 1:8
Awo ne waddawo kabaka omuggya mu Misiri ataamanya Yusufu.
Explorar Okuva 1:8