Makko 5:25-26
Makko 5:25-26 LBR
Awo mu kibiina ekyo mwalimu omukazi eyali alwalidde ekikulukuto ky'omusaayi emyaka kkumi n'ebiri (12). Yali yeewubye ennyo mu basawo bangi, n'awangayo bye yali nabyo byonna, so n'atabaako kimugasa, naye ne yeeyongeranga bweyongezi okulwala.





