Matayo 6:9-10

Matayo 6:9-10 LBR

Kale, musabenga bwe muti, nti, “Kitaffe ali mu ggulu, Erinnya lyo litukuzibwe. Obwakabaka bwo bujje. By'oyagala bikolebwe mu nsi, nga bwe bikolebwa mu ggulu.