Lukka 13:18-19
Lukka 13:18-19 LBR
Yesu kyeyava agamba nti, “ Obwakabaka bwa Katonda bufaanana na ki? Era nnaabugeraageranya na ki? Bufaanana akaweke ka kalidaali, omuntu ke yaddira n'akasuula mu nnimiro ye; ne kakula, ne kaba muti; ennyonyi ez'omu bbanga ne zituula ku matabi gaagwo.”





