Lukka 13:11-12
Lukka 13:11-12 LBR
Era, laba, waaliwo omukazi eyali yaakalwalira dayimooni ow'obunafu emyaka kkumi na munaana (18); ng'agongobadde nga tayinza kwegolola n'akatono. Awo Yesu bwe yamulaba, n'amuyita n'amugamba nti, “Omukazi, osumuluddwa obulwadde bwo.”





