Ebikolwa by'Abatume 3:7-8

Ebikolwa by'Abatume 3:7-8 LBR

N'amukwata ku mukono ogwa ddyo n'amuyimusa. Amangwago ebigere bye n'obukongovvule ne bifuna amaanyi, n'agolokoka mangu n'ayimirira n'atambula, n'ayingira nabo mu Yeekaalu ng'atambula ng'abuuka ng'atendereza Katonda.