1
Zekkaliya 9:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Sanyuka nnyo, ggwe omuwala wa Sayuuni; yogerera waggulu, ggwe omuwala wa Yerusaalemi; laba, kabaka wo ajja gy'oli; ye mutuukirivu era alina obulokozi; muwombeefu era nga yeebagadde endogoyi, n'akayana omwana gw'endogoyi.
Муқоиса
Zekkaliya 9:9 омӯзед
2
Zekkaliya 9:10
Era Efulayimu ndimuggyako eggaali, ne Yerusaalemi ndikiggyako embalaasi, n'omutego ogw'olutalo guliggibwako; era oyo aligabulira amawanga emirembe; n'okufuga kwe kuliva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja, era kuliva ku Mugga okutuuka ku nkomerero z'ensi.
Zekkaliya 9:10 омӯзед
3
Zekkaliya 9:16
Era Mukama Katonda waabwe alibalokola ku lunaku luli ng'ekisibo ky'abantu be; kuba baliba ng'amayinja ag'engule, agayimusibwa waggulu ku nsi ye.
Zekkaliya 9:16 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео