1
Makko 14:36
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'agamba nti, “Aba, Kitange, byonna biyinzika gy'oli; nzigyako ekikompe kino; naye si nga nze bwe njagala, wabula nga ggwe bw'oyagala.”
Муқоиса
Makko 14:36 омӯзед
2
Makko 14:38
Mutunule, musabe, muleme okuyingira mu kukemebwa: omwoyo gwagala, naye omubiri munafu.”
Makko 14:38 омӯзед
3
Makko 14:9
Mazima mbagamba nti Enjiri buli gy'eneebuulirwanga mu nsi zonna, kino omukazi ono ky'akoze kinaayogerwangako okumujjukira.”
Makko 14:9 омӯзед
4
Makko 14:34
N'abagamba nti, “ emmeeme yange eriko ennaku nnyingi, zigenda kunzita: mubeere wano, mutunule.”
Makko 14:34 омӯзед
5
Makko 14:22
Awo bwe baali balya, n'atoola omugaati, awo bwe yamala okwebaza n'agumenyamu, n'abawa, n'agamba nti, “Mutoole; guno gwe mubiri gwange.”
Makko 14:22 омӯзед
6
Makko 14:23-24
Ate n'addira ekikompe, awo bwe yamala okwebaza, n'akibawa; ne bakinywako bonna. N'abagamba nti, “Guno gwe musaayi gwange ogw'endagaano, oguyiika olw'abangi.
Makko 14:23-24 омӯзед
7
Makko 14:27
Awo Yesu n'abagamba nti, “Muneesittala mwenna: kubanga kyawandiikibwa nti, ‘Ndikuba omusumba, n'endiga zirisaasaana.’
Makko 14:27 омӯзед
8
Makko 14:42
Muyimuke, tugende; laba, andyamu olukwe anaatera okutuuka.”
Makko 14:42 омӯзед
9
Makko 14:30
Yesu n'amugamba nti, “ Mazima nkugamba nti ggwe leero, ekiro kino, enkoko eneeba tennakookolima emirundi ebiri, ononneegaana emirundi esatu.”
Makko 14:30 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео