1
Matayo 12:36-37
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era mbagamba nti Buli kigambo ekitaliimu abantu kye boogera, balikiwoleza ku lunaku olw'omusango. Kubanga ebigambo byo bye birikuweesa obutuukirivu, n'ebigambo byo bye birikusinzisa omusango.”
Муқоиса
Matayo 12:36-37 омӯзед
2
Matayo 12:34
Mmwe abaana b'emisota, muyinza mutya okwogera ebigambo ebirungi nga muli babi? Kubanga ku ebyo ebijjula mu mutima, akamwa bye koogera.
Matayo 12:34 омӯзед
3
Matayo 12:35
Omuntu omulungi ebirungi abiggya mu tterekero lye eddungi, n'omuntu omubi ebibi abiggya mu tterekero lye ebbi.
Matayo 12:35 омӯзед
4
Matayo 12:31
Kyenva mbagamba nti Abantu balisonyiyibwa buli kibi n'eky'okuvvoola, naye okuvvoola Omwoyo tekulisonyiyika.
Matayo 12:31 омӯзед
5
Matayo 12:33
“Mufuule omuti okuba omulungi, n'ebibala byagwo bibe birungi; oba mufuule omuti omubi, n'ebibala byagwo bibe bibi; kubanga omuti gutegeererwa ku bibala byagwo.
Matayo 12:33 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео