1
Lukka 17:19
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'amugamba nti, “ Yimuka, ogende: okukkiriza kwo kukuwonyezza.”
Муқоиса
Lukka 17:19 омӯзед
2
Lukka 17:4
Era bw'akwonoonanga emirundi omusanvu ku lunaku olumu, era emirundi egyo omusanvu n'akukyukira ng'agamba nti Nneenenyezza; omusonyiwanga.”
Lukka 17:4 омӯзед
3
Lukka 17:15-16
Awo omu ku bo, bwe yalaba ng'awonye, n'akomawo n'atendereza Katonda n'eddoboozi ddene; n'avuunama awali ebigere bye, ng'amwebaza: era oyo yali Musamaliya.
Lukka 17:15-16 омӯзед
4
Lukka 17:3
Mwekuumenga mwekka na mwekka, muganda wo bw'ayonoonanga, omubuuliriranga; bwe yeenenyanga, omusonyiwanga.
Lukka 17:3 омӯзед
5
Lukka 17:17
Yesu n'addamu n'agamba nti, “Ekkumi (10) bonna tebalongoosebbwa? Naye bali omwenda bali ludda wa?
Lukka 17:17 омӯзед
6
Lukka 17:6
Mukama waffe n'agamba nti, “ Singa mulina okukkiriza okutono ng'akaweke ka kaladaali, mwandigambye omusikamiini guno nti Siguka osimbibwe mu nnyanja; era gwandibawulidde.”
Lukka 17:6 омӯзед
7
Lukka 17:33
Buli anoonya okulokola obulamu bwe alibubuza; naye buli abubuza alibuwonya.
Lukka 17:33 омӯзед
8
Lukka 17:1-2
Yesu n'agamba abayigirizwa be nti, “Ebyesittaza tebiyinza butajja; naye zimusanze oyo abireeta! Waakiri oyo okusibibwa olubengo mu bulago bwe, n'asuulibwa mu nnyanja, okusinga okwesittaza omu ku abo abato.
Lukka 17:1-2 омӯзед
9
Lukka 17:26-27
Era nga bwe byali mu nnaku za Nuuwa, bwe bityo bwe biriba ne mu nnaku z'Omwana w'omuntu. Baali nga balya, nga banywa, nga bawasa, nga bawayira, okutuusa ku lunaku Nuuwa lwe yayingira mu lyato, amataba ne gajja, ne gabazikiriza bonna.
Lukka 17:26-27 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео