1
Yokaana 8:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Awo Yesu n'ayogera nabo nate, n'agamba nti, “Nze musana gw'ensi: angoberera taatambulirenga mu kizikiza, naye anaabanga n'omusana ogw'obulamu.”
Муқоиса
Yokaana 8:12 омӯзед
2
Yokaana 8:32
era mulitegeera amazima, n'amazima galibafuula ba ddembe.”
Yokaana 8:32 омӯзед
3
Yokaana 8:31
Awo Yesu n'agamba Abayudaaya bali abaamukkiriza nti, “Bwe munywerera mu kigambo kyange, nga muli bayigirizwa bange ddala
Yokaana 8:31 омӯзед
4
Yokaana 8:36
Kale Omwana bw'alibafuula ab'eddembe, muliba ba ddembe ddala.
Yokaana 8:36 омӯзед
5
Yokaana 8:7
Naye bwe baayongera okumubuuza, ne yeegolola n'abagamba nti, “Mu mmwe atayonoonangako, ye aba asooka okumukuba ejjinja.”
Yokaana 8:7 омӯзед
6
Yokaana 8:34
Yesu n'abaddamu nti, “Ddala ddala mbagamba nti Buli muntu yenna akola ebibi, ye muddu w'ekibi.
Yokaana 8:34 омӯзед
7
Yokaana 8:10-11
Yesu ne yeegolola, n'amugamba nti, “Omukyala, bazze wa? Tewali asaze kukusinga?” Naye n'agamba nti, “Mpaawo muntu, Mukama wange.” Yesu n'agamba nti, “Nange sisala kukusinga, genda; okuva leero toyonoonanga lwa kubiri.”
Yokaana 8:10-11 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео