Логотипи YouVersion
Китоби МуқаддасНақшаҳоВидео
Get the app
Language Selector
Search Icon

Popular Bible Verses from Olubereberye 12

1

Olubereberye 12:2-3

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Ndikufuula eggwanga eddene, era ndikuwa omukisa, era ndikuza erinnya lyo; era beeranga mukisa ggwe; nange naabawanga omukisa abanaakusabiranga ggwe omukisa, n'oyo anaakukolimiranga naamukolimiranga nze; ne mu ggwe ebika byonna eby'omu nsi mwe biriweerwa omukisa.”

Муқоиса

Olubereberye 12:2-3 омӯзед

2

Olubereberye 12:1

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Awo Mukama n'agamba Ibulaamu nti, “Va mu nsi yo ne mu kika kyo, ne mu nnyumba ya kitaawo, ogende mu nsi gye ndikulaga.

Муқоиса

Olubereberye 12:1 омӯзед

3

Olubereberye 12:4

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Bw'atyo Ibulaamu n'agenda, nga Mukama bwe yamugamba; ne Lutti n'agenda naye; Ibulaamu yali awezezza emyaka nsanvu mu etaano (75) bwe yava mu Kalani.

Муқоиса

Olubereberye 12:4 омӯзед

4

Olubereberye 12:7

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mukama n'alabikira Ibulaamu, n'ayogera nti, “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno.” N'azimbira Mukama eyamulabikira ekyoto.

Муқоиса

Olubereberye 12:7 омӯзед

Нақшаҳои хониши ройгон ва садоқатҳои марбут ба Olubereberye 12

Боби гузашта
Боби навбати
YouVersion

Encouraging and challenging you to seek intimacy with God every day.

Ministry

Дар бораи

Careers

Ихтиёрӣ

Блог

Пахш кунед

Useful Links

Кӯмак

Хайрия кардан

Bible Versions

Audio Bibles

Забонҳои Китоби Муқаддас

Ояти Рӯз


A Digital Ministry of

Life.Church
English (US)

©2026 Life.Church / YouVersion

Сиёсати МахфӣШартҳо
Vulnerability Disclosure Program
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest