Mufananidzo weYouVersion
Mucherechedzo Wekutsvaka

OKUVA E MISIRI 19:5-6

OKUVA E MISIRI 19:5-6 LB03

Kale kaakano, bwe munaawuliranga bye mbagamba, ne mutuukiriza endagaano yange, munaabanga bantu bange be nsinga okwagala mu bantu bonna, kubanga ensi yonna yange. Munaabanga ggwanga lyange ettukuvu, era munampeerezanga mu bwakabona.’ Ebigambo ebyo by'oba otegeeza Abayisirayeli.”