Logotipo da YouVersion
Ícone de Pesquisa

Engero 2:1-5

Engero 2:1-5 LBR

Mwana wange, bw'onokkirizanga ebigambo byange, N'ewekuumanga ebiragiro byange, N'okutega n'oteganga okutu kwo eri amagezi N'ossaayo omutima gwo okutegeera; Bw'onookabiranga okufuna okumanya, Era nooyaayaaniranga okufuna okutegeera, N'onoonya amagezi nga ffeeza, N'ogawenja ng'eby'obugagga ebyakwekebwa, Olwo lw'olitegeera okutya Mukama, N'ovumbula okumanya Katonda.

Vídeo para Engero 2:1-5