1
Oluyimba 8:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nteeka ku mutima gwo ng'akabonero, ku mukono gwo ng'akabonero: Kubanga okwagala kwenkana okufa amaanyi; Obuggya bwenkana amagombe obukambwe, Okumyansa kwabwo kumyansa kwa muliro, Okwokya kwennyini okw'ennimi ezeememula.
Comparar
Explorar Oluyimba 8:6
2
Oluyimba 8:7
Amazzi amangi tegayinza kuzikiza kwagala, So n'ebitaba tebiyinza kukutta, Omuntu bw'akkiriza okuwaayo ebintu byonna eby'omu nnyumba ye olw'okwagala, Afuna kunyoomebwa kwoka.
Explorar Oluyimba 8:7