1
Zabbuli 71:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga ggwe oli ssuubi lyange, Ayi Mukama Katonda; Ggwe gwe nneesiga okuva mu buto bwange.
Comparar
Explorar Zabbuli 71:5
2
Zabbuli 71:3
Obeerenga gye ndi olwazi olw'okutuulangako, we nnaayinzanga okweyuna bulijjo; Ggwe olagira okundokola; Kubanga ggwe oli lwazi lwange era ekigo kyange.
Explorar Zabbuli 71:3
3
Zabbuli 71:14
Naye nnaasuubiranga ennaku zonna, Era nnaayongeranga okukutenderezanga bulijjo.
Explorar Zabbuli 71:14
4
Zabbuli 71:1
Eri ggwe, Ayi Mukama, gye nzirukira; Nnemenga okukwatibwa ensonyi ennaku zonna!
Explorar Zabbuli 71:1
5
Zabbuli 71:8
Akamwa kange kanajjulanga ettendo lyo, Nnenjolesa ekitiibwa kyo okuzibya obudde.
Explorar Zabbuli 71:8
6
Zabbuli 71:15
Akamwa kange kanaatendanga obutuukirivu bwo, N'obulokozi bwo okuzibya obudde; Kubanga omuwendo gwabyo sisobola kugutegeera.
Explorar Zabbuli 71:15