1
Zabbuli 130:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nnindirira Mukama, emmeeme yange erindirira, Era ekigambo kye lye ssuubi lyange.
Comparar
Explorar Zabbuli 130:5
2
Zabbuli 130:4
Naye waliwo okusonyiwa gy'oli, Olyoke otiibwenga.
Explorar Zabbuli 130:4
3
Zabbuli 130:6
Emmeeme yange erindirira Mukama, Okusinga abakuumi bwe balindirira obudde okukya; Ddala okusinga abakuumi bwe balindirira obudde okukya.
Explorar Zabbuli 130:6
4
Zabbuli 130:2
Mukama, owulire eddoboozi lyange; Otege amatu go eri Eddoboozi ery'okwegayirira kwange.
Explorar Zabbuli 130:2
5
Zabbuli 130:1
Ayi Mukama nkukaabira nga nsobeddwa
Explorar Zabbuli 130:1