1
Yeremiya 24:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era ndibawa omutima ogw'okummanya nga ndi Mukama; era banaabanga bantu bange, nange n'abanga Katonda waabwe, kubanga balikomawo gye ndi n'omutima gwabwe gwonna.”
Comparar
Explorar Yeremiya 24:7
2
Yeremiya 24:6
Kubanga ndibateekako amaaso gange olw'obulungi, era ndibakomyawo nate mu nsi eno, era ndibazimba so siribaabuluza; era ndibasimba so siribasimbula.
Explorar Yeremiya 24:6