Logo YouVersion
BibliaPlanyNagrania wideo
Pobierz aplikację
Wybór języka
Ikona wyszukiwania

Popularne wersety biblijne z Matayo 2

1

Matayo 2:11

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Ne bayingira mu nnyumba, ne balaba omwana ne Malyamu nnyina; ne bavuunama, ne basinza omwana; ne basumulula ensawo zaabwe, ne bamutonera ebirabo bya zaabu, n'obubaane, n'omugavu.

Porównaj

Przeglądaj Matayo 2:11

2

Matayo 2:1-2

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Awo Yesu bwe yazaalibwa mu Besirekemu eky'e Buyudaaya ku mirembe gya Kerode kabaka, laba, abagezigezi abaava ebuvanjuba ne bajja e Yerusaalemi, nga bagamba nti Ali ludda wa oyo eyazaalibwa Kabaka w'Abayudaaya? Kubanga twalaba emmunyeenye ebuvanjuba, ne tujja okumusinza.

Porównaj

Przeglądaj Matayo 2:1-2

3

Matayo 2:10

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Bwe baalaba emmunyeenye, ne basanyuka essanyu lingi nnyo.

Porównaj

Przeglądaj Matayo 2:10

4

Matayo 2:12-13

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Katonda bwe yabalabulira mu kirooto baleme okuddayo eri Kerode, ne baddayo ewaabwe mu kkubo eddala. Laba, bwe baamala okugenda, malayika wa Mukama n'alabikira Yusufu mu kirooto, ng'amugamba nti Golokoka, otwale omwana ne nnyina, oddukire e Misiri obeere eyo okutuusa nze lwe ndikugamba, kubanga Kerode ajja okunoonya omwana okumutta.

Porównaj

Przeglądaj Matayo 2:12-13

Bezpłatne plany czytania i rozważania na temat: Matayo 2

Poprzedni rozdział
Następny rozdział
YouVersion

Zachęcanie i wzywanie cię do codziennego szukania bliskości z Bogiem.

Misja

O YouVersion

Praca

Wolontariat

Blog

Prasa

Przydatne linki

Pomoc

Wesprzyj

Przekłady Biblii

Biblie audio

Języki Biblii

Werset dnia


Cyfrowa misja

Life.Church
Polski

©2026 Life.Church / YouVersion

Polityka prywatnościRegulamin
Program ujawniania luk w zabezpieczeniach
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest