EBIKOLWA 15:8-9

EBIKOLWA 15:8-9 LBWD03

Katonda amanyi ebiri mu mitima gy'abantu, yakakasa nga bw'abasiima, bwe yabawa Mwoyo Mutuukirivu nga bwe yamutuwa ffe. Yalaga nti ffe nabo, tewali njawulo, kubanga yabasonyiwa ebibi byabwe olw'okukkiriza.