EBIKOLWA 13:2-3
EBIKOLWA 13:2-3 LBWD03
Bwe baali nga baweereza Mukama era nga basiiba, Mwoyo Mutuukirivu n'abagamba nti: “Munjawulire Barunaba ne Sawulo, bakole omulimu gwe mbayitidde.” Awo bwe baamala okusiiba n'okwegayirira Katonda, ne babassaako emikono, ne babatuma.





