1
EBIKOLWA 20:35
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Ebyo byonna nabikola okubalaga nti bwe tutyo bwe tusaana okukolanga emirimu, tulyoke tuyambenga abateeyinza, nga tujjukira ebigambo bya Mukama Yesu, eyagamba nti: ‘Okugaba kwa mukisa okusinga okuweebwa.’ ”
비교
EBIKOLWA 20:35 살펴보기
2
EBIKOLWA 20:24
Naye sifaayo oba mba mulamu oba nfa, ekikulu kwe kutuukiriza omulimu Mukama Yesu gwe yankwasa, ogw'okutegeeza abantu Amawulire Amalungi ag'ekisa kya Katonda.
EBIKOLWA 20:24 살펴보기
3
EBIKOLWA 20:28
Mwekuume mmwe mwennyini, mukuume n'abantu bonna Mwoyo Mutuukirivu be yabakwasa. Mulabirirenga ekibiina ky'abakkiriza Kristo, Katonda kye yeefunira n'omusaayi ogugwe yennyini.
EBIKOLWA 20:28 살펴보기
4
EBIKOLWA 20:32
“Kaakano mbakwasa Katonda abakuume, n'ekigambo ekifa ku kisa kye kibayambenga kibazimbe, era kibafunyise omugabo awamu n'abo bonna abatukuzibwa.
EBIKOLWA 20:32 살펴보기