1
Ebikolwa byʼAbatume 3:19
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Noolwekyo mwenenye, mukyuke, mulyoke mugibweko ebibi byammwe
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Ebikolwa byʼAbatume 3:19 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Ebikolwa byʼAbatume 3:6
Naye Peetero n’agamba nti, “Effeeza ne zaabu sibirina, naye ka nkuwe ekyo kye nnina. Mu linnya lya Yesu Omunnazaaleesi Golokoka, otambule!”
Ebikolwa byʼAbatume 3:6 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Ebikolwa byʼAbatume 3:7-8
Awo Peetero n’akwata omulema ku mukono ogwa ddyo n’amuyimusa, amangwago ebigere by’omusajja n’obukongovvule ne bifuna amaanyi, n’abuuka n’ayimirira n’atandika okutambula! N’ayingira nabo mu Yeekaalu ng’atambula era nga bw’abuuka ng’atendereza Katonda.
Ebikolwa byʼAbatume 3:7-8 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
4
Ebikolwa byʼAbatume 3:16
Olw’okukkiriza mu linnya lye, omusajja ono, mwenna gwe mulaba era gwe mumanyi aweereddwa amaanyi mu linnya lye, era okukkiriza mu ye kwe kuwadde omusajja ono obulamu obutuukiridde nga mwenna bwe mulaba.
Ebikolwa byʼAbatume 3:16 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
ಮುಖಪುಟ
ಬೈಬಲ್
ಯೋಜನೆಗಳು
ವೀಡಿಯೊಗಳು