1
Ebikolwa byʼAbatume 19:6
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Pawulo bwe yabassaako emikono gye, Mwoyo Mutukuvu n’abakkako, ne batandika okwogera ennimi endala era n’okuwa obunnabbi.
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Ebikolwa byʼAbatume 19:6 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Ebikolwa byʼAbatume 19:11-12
Katonda n’akozesanga Pawulo eby’amagero eby’ekitalo. Obutambaala bwe n’ebiwero eby’engoye ze bwe byabikkibwanga ku balwadde nga bawona, era abaabangako baddayimooni nga babavaako.
Ebikolwa byʼAbatume 19:11-12 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Ebikolwa byʼAbatume 19:15
Bwe baakigezaako ku musajja eyaliko dayimooni, dayimooni n’abagamba nti, “Yesu mmumanyi, ne Pawulo mmumanyi, naye mmwe, mmwe b’ani?”
Ebikolwa byʼAbatume 19:15 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ