1
Olubereberye 4:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Singa okoze ekintu ekirungi, tewandisiimiddwa? Naye kubanga okoze bubi, ekibi kiri ku luggi lwo; kyagala okukufuga, naye ggwe oteekwa okukiwangula.”
Compare
Olubereberye 4:7 ખોજ કરો
2
Olubereberye 4:26
Seezi naye n'azaala omwana ow'obulenzi; n'amutuuma erinnya lye Enosi; mu kiseera ekyo abantu mwe batandikira okukoowoola erinnya lya Mukama.
Olubereberye 4:26 ખોજ કરો
3
Olubereberye 4:9
Mukama n'abuuza Kayini nti, “Aluwa Abeeri muganda wo?” N'addamu nti, “Simanyi; nze mukuumi wa muganda wange?”
Olubereberye 4:9 ખોજ કરો
4
Olubereberye 4:10
Mukama n'amugamba nti, “Okoze ki? Omusaayi gwa muganda wo gunkaabirira nga gusinziira mu ttaka.
Olubereberye 4:10 ખોજ કરો
5
Olubereberye 4:15
Mukama n'amugamba nti, “Buli alitta Kayini aliwoolerwako eggwanga emirundi musanvu.” Mukama n'ateeka ku Kayini akabonero, buli anaamulabanga alemenga okumutta.
Olubereberye 4:15 ખોજ કરો
હોમ
બાઇબલ
યોજનાઓ
વિડિઓઝ